Ebyemizannyo

FUFA eyanjudde omutendesi wa Cranes omugya

FUFA eyanjudde omutendesi wa Cranes omugya

Ivan Ssenabulya

September 30th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga ekya FUFA, kyanjudde Johnny McKinstry ngomutendesi wa tiimu ye gwanga omugya.

Ono owemyaka 34 munansi we gwanga ly Northern Ireland, yazze mu bigere bya Sebastien Desabre eyayabulira tiimu ye gwanga.

Abantu 3 bebasunsulwa era ababadde bavuganya, okubadde McKinstry, Hugo Broos ne Luc Eymael.

Mu kiseera kino Abdalla Mubiru yabadde atendeka tiimu eno, ngomutendesi owekiseera.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *