Ebyemizannyo

Eza masaza

Ali Mivule

August 29th, 2013

No comments

Bika kabaka

Empaka za kamalirizo eza massaza ez’omwaka guno zikakasidwa nga zakubeerayo nga 5th omwezi ogwekumi,october.

Omuwandiisi wakakiiko akateesi teesi kempaka zino Rogers Mulindwa ategezezza nga Ssabassajja Ronald Muwenda Mutebi bwasiimye okuggalawo empaka zino era zigenda kubeera mukisaawe e,Nakivubo.

Empaka zino ziri kuluzanya lwa semi finals eziri wakati wa Bulemezi ne Gomba kw’ossa  Ssingo ne Buluuli era zigenda kuzanyibwa nga 8th omwezi ogujja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *