Ebyemizannyo

Empaka z’emmotoka zissiddwamue nsimbi

Ali Mivule

July 4th, 2013

No comments

Rally cars

Company ya shell etadde millions shs100m mumpaka za Pearl of Afric a Rally ezomwaka guno.

Empaka zino zitongozedwa olunaku lwaleero ku Shell Lugogo era zakubaayo nga enaku zomwezi 16thne 17th August omwezi ogujja.
 
Abavuzi amakumi 21 bamaze okwewandiisa era nga abategesi basuubira emotoka amakumi 40 okwetaba mumpaka zomulundi guno.
Ivan Kyayonka,nga ye  manager wa Shell  mu Uganda, ensimbi zino azikwasiza George Kagimu sentebe womuzanyo gwemotoka mu Uganda wamu ne DAvid Bitalo akulira ebyamakubo motoka mwezigenda okuyita.
Empaka zakutandika nakafubutuko mu Lubiri olwo enkeera walwo zigende mubitundu bye zilobwe era zigya kumalawo kilometres 451km.