Ebyemizannyo

Empaka za Volley ball- aba Ndejje beesunga

Ali Mivule

April 9th, 2014

No comments

Volley ball

Omutendesi wa tiimu ya Volley ball eya Ndejje University aweze  nga tiimu ye bw’erina obukakafu nti yakutuuka ku mpaka eziddirira eza kamalirizo mu mpaka aza Volleyball w’abakyala ezigenda okubeera mu Tunisia

Jonathan Kawenyera agamba nti yadde abaana be bato, yesiga abazannyi basatu b’akakasa nti bajja kuyimirizaawo tiimu.

Aba Ndejje bakusitula owkolekera Tunisia olw’okubiri okwetaba mu mpaka ezitandika nga 17 omwezi guno.