Ebyemizannyo

Celtic ekiguddeko

Ali Mivule

December 14th, 2013

No comments

Celti cfined

Tiimu ya Celtic eragiddwa okusasula euro emitwalo 5 ng’ekibonero olw’okutimba ebipande ebyavvodde tiimu ya AC Milan

Ebipande bino byabadde birumba muyizi tasubwa Bobby Sands ne William Walace ng’omupiira gwaabwe ne Ac Milan tegunnatandika

Empaka babadde mu za babinyweera ba bulaaya.

Ekiwandiiko ekyavudde mu UEFA kyategeezezza ng’empisa ensiwuufu bwezabadde zoolese

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *