Amawulire

Teri Cholera

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Oluvanyuma lw’abanonyi bobubudamu okuva e congo okweyongera okweyiwa mu ggwanga, Ministry y’ebyobulamu eri bulindaala okwanganga endwadde eziyinza okubalukawo.   Waliwo okutya nti endwadde nga cholera ne Ebola zandibalukawo.   Omwogezi wa Ministry eno , Rukia Nakamatte agamba bakebedde abaabadde balwadde ekidukano  naye tebanazuula alina cholera. […]

Emmere elimu ekiriisa

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

Mu Bungereza gavt gavt eyongezaawo enteekateeka zaayo ku teeka eriragira abakozi ba sigara okumusabika mu bisabika ebifanagana okuva mumakolero gonna.   Gavt eyagala ebisabika bya sigala ebitasikiriza nyo bantu kumunywa nokusingira dala eri abavubuka. Abakugu munddwadde ya kookolo mu ggwanga lino bazzenga bavumirira ekya gavumenti […]

Kokoolo w’abasajja

Ali Mivule

July 12th, 2013

No comments

Okunoonyereza kulaze nga abasajja bwebatayagala kutegeeza basawo nga bakwatiddwa kookolo w’obusajja.   Ekitali ku bakyala nga bafunye kookolo wo ku nabaana, abasajja ebiseera ebisinga kizuuliddwa nti balina ensonyi okwogera ku bulwadde buno.   Kino kiviiriddeko abasajja banji okufa ekirwadde kino olwobutayagala kukyoogerako eri abaawo.

abakola sigala baluyiseeko

Ali Mivule

July 12th, 2013

No comments

Gavumenti  eyongezaayo enteekateeka zaayo ku tteeka eriragira abakozi ba sigala okumusabika mu bisabika ebifanagana okuva mu makolero gonna.   Gavt eyagala ebisabika bya sigala ebitasikiriza nyo bantu kumunywa n’okusingira ddala eri abavubuka. Abakugu mu nddwadde ya kookolo mu ggwanga lino bazzenga bavumirira ekya gavumenti okwagala […]

Emmere ku ssomero yakuwerebwa

Ali Mivule

July 12th, 2013

No comments

Abasomesa mu bungereza basabiddwa okuwera emmere abaana gyebajja nayo okuva ewaka okuliira ku masomero.   Ministry yebyenjigiriza  mu ggwanga  etegeezezza nga eyambibwako abakugu mu byendya bagamba emmere abayizi bano gyebasinga kuleeta tebaamu kiriisa kimala era nga ebamu ebitundu 43%.   Abakugu bano bagamba abaana basinga […]

Nappi enzungu ziraba obulwadde

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Kampuni ekola nappi enzungu abasinga zebayita diapers ekozeeyo ezisobola okutegeeza omuzadde oba omwanawe afunye obulwadde olwomusulo ogumukulukutiramu. Ebisabika bino bisobola n’okulaga nga omwaana aweddemu amazzi mu mubiri. Omuzadde okusobola okumanya oba omwaana alina obuzibu, ekisabika kino kijjako  ekizigu n’okukyuusa langi

Sukaali anafuya abasajja

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Bulijjo abasawo bagamba nga  sukaali omungi bwaali owobulabe eri omubiri gwomuntu . Olwaleero abasawo era bazzeemu okukikatiriza wabula abantu abasinga bakyaaganye. Abakugu bagamba nti sukaali akyankalanya obwongo bw’abantu abamu n’okumalamu amaanyi naddala mu basajja. Abantu abasinga balowooza sukaali bwebuweke obuteekebwa mu kyaayi, wabula ssi bwekiri, […]

Abakadde tebakyawutta

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Okunoonyereza kulaze nga banamukadde abemyaaka 90 abenaku zino bawangaala nga nobwongo bukola bulungi nyo okusinga abedda. Abantu abazaalibwa mu 1915 abasinga abakebeddwa basangiddwa nga bbo bagumu nyo okusinga kwaabo abaazalibwa mu myaaka egyemabega Kino kivudde kumbeera yenaku zino enunji nga balya bulunji saako nebyensula ebiri […]

Aba Kafuba bakulondoolwa

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Ministry yebyobulamu etandise okulondoola abalwadde bakafuba bonna muggwanga. Kino kigendereddwamu okukugira abantu bano okusaasanya obulwadde buno eri abalala. Omukugu ku kirwadde kino mu ministry yebyobulamu  Dr. Isa Makumbi agamba bagezako okukola kino okusobola okukendeeza ku kafuba kano akeegiriisiza mu bantu abataagala kumira dagala.   Makumbi […]

Abe Namungoona bakyaali bubi

Ali Mivule

July 10th, 2013

No comments

Abantu abaakosebwa omuliro gwe Namungoona bakyaali mu mbeera mbi. Babiri ku bbo tasuletasulewo y’ali ku mitima gy’abajjanjabi n’abalabi   Akulira eddwaliro elikola ku b’omuliro, Dr Robert Ssentongo agamba nti abantu bano ababiri ebiwundu byaabwe byamaanyi era bakyelarikiriza Ssentongo agamba nti wabula obuzibu bwebafunye bwa bakozi […]