Ebyobulamu
Rotary etandise okusonda ssente z’omusaayi
Bya Juliet Nalwoga Ekitongole kya Rotary Uganda kibakanye ne kawefube okusonda emitwalo gya $ 50, okugula ebyatagisa okulongoosa omusaayi wali ku ddwaliro lye Mengo. Bino webijidde ngegwanga emabageko libadde litubidde nekizbu kye bbulya lyomusaayi mu malwaliro agenjawulo. Bwabadde ayogera ne banamulire wano mu Kampala omumyuka […]
Ministry y’ebyobulamu eyagala tteeka ku batalina kabuyonjo
Bya Ndaye Moses Ministry yebyobulamu ekubye omulanga, nti betaag etteeka ekkakali, ku banatu abagaana okusima zzi kabuyonjo mu maka gaabwe, mu bugenderevu. Omuwandiisi owenkalakklira mu ministry yebyobulamu, Dr. Diana Atwine, agamba nti embeera eyo yevaako eburwadde nga cholera. Agamba nti etteeka eririwo kkadde nnyo, ngeteeka […]
Uganda yaakutegeka olukungaana lw’amazzi
Bya Ivan Ssenabulya Ekitongole kyamazzi, National Water and Sewerage Cooperation, yakukyaza olukungaana, lwebitongole byamazzi, olwa African Water Association Conference, omwezi ogujja. Olukungaana luno, lwakubumbujja okuva nga 24th okutkira ddala nga 27th February, wano mu Kampala. Kati lusubirwa, okwetabwamu, abakungu bikumi na bikumi, okuva mu mawanga […]
Aba UCU baguddemu ekiddukano
Bya Ivan Ssenabulya Ettendekero lya Uganda Christian University e Mukono liri my kabi, olwekidukano. Okusinziira ku Zacharias Muddu akulira eddwairo lya university erya Allan Galpin health center II, abantu 23 bebabadde bekiddukano, omwezi guno. Bino bibadde ku mukolo, omumyuka wa ssnekulu Rev. Canon Dr. John […]
Abakulembeze bajjukizza Gavumenti ku taaba
Bya Shamim Nateebwa Abakulemeze mu Kampala bajukiza palament ku tteeka lya Tabacco control act erya 2015, eryabagibwa okulwanyisa nokulungamya ebyokufuweeta nokutunda ttaaba mu gwanga. Abakulembeza okuva mu division 5 eza Kampala awamu nekibiina ekilwanyisa ebiragalagala ekya Uganda health communication alliance nga bakulibadwamu amyuka mayor mumasekati […]
Omuntu omu yeyakafa Kkolera-Gavumenti
Bya Ritah Kemigisa Gavumenti etegezezza ngabantu abakakasibwa okubeera nekirwadde kya Cholera bwebaweze 7, okuva ku 2 ababade bamanyiddwa. Minister omubeezi owebyobulamu Dr Moriku Kaducu agambye nti ekirwadde kyongedde okutaama, nga abatwaliddwa mu malwaliro okwekebejjebwa baweze 16. Wabula ono agamba nti waliwo nabatandise okusuuka, nga 8 […]
Abalwadde ba Kolera badduse mu ddwaliro
Bya Shamim Ntaeebwa ne Juliet Nalwoga Abatuuze be Kabowa bali mu kutya, ngemitima gibewanise oluvanyuma lwabalwadde ba chjolera 2 okudduka mu ddwaliro lye Naguru gyebabadde baawuliddwa. Ababiri bano baterekeseeko lya Nalongo ne Peter nga baddus mu ddwaliro nga balumiriza nti teri ddagala. Olunaku Olweggulo ministry […]
Kolera yagobye mu Kampala
Bya Sam Ssebuliba ne Shamim Nateebwa Ministry yebyobulamu etegezezza nga bwetandise okunonyereza ku kirwadde kya Cholera, ekyagobye mu Kampala. Okusinziira ku mwogezi wa ministry yebyobulamu Emmanuel Ainebyona, abalwadde 8 kigambibwa nti bebalina ekirwadde mu kibuga. Kati akakasizza nti 2 ku bbo babakebedde nebakaksibwa nti bwalwadde, […]
Ababaka ba palamenti baakulwanyisa mukenenya.
Bya Samuel Ssebuliba. Akakiiko ka palamenti akakola ku nsonga za mukenenya kaliko akatabo kekawandiise nga kano mwemuli obubaka obulongoseemu ababaka ba parliament bwebalina okukozesa nga banyonyola abantu ku bikwatagana ne mukenenya. Ssentebe w’akakiiko kano Alyek Judith agamba nti eby’akazuuka biraga nga ababaka n’abakulemebeze abalala bangi […]
Abakawona Ebola bagaanidwa okwetabA mu by’okwegatta.
Bya Shamim Nateebwa. Ministry ekola ku nsonga z’ebyobulamu erabudde abantu abaakasimatuka ekirwadde kye Ebola naddala abasajja okugira nga besonyiwa ebyokwegatta, kubanga bandyongera amanyi g’akawuka kano okusasaana. Bwabadde ayogerera mu musomo gw’abanamawulire ku bikwatagana ne Ebola , akwanaganya eby’okulwanyisa Ebola mu ministry eno Dr Mariam Nanyunja […]