Ebyobulamu

Omuliro gusanyizaawo eddagala e Iganga

Omuliro gusanyizaawo eddagala e Iganga

Ivan Ssenabulya

October 8th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omuliro gukutte etterekero lye ddagala mu district ye Iganga negusanyawo eddagala lya bukadde na bukadde bwansmbi. Omuliro guno gukutte store esangibwa ku Saza Road, mu munisipaali ye Iganda, nga tekina yadde okutegerekeka guvudde ku ki. Omuddumizi wa poliisi mu district eno Willis […]

Abalwadde ba siriimu bavudde ku ddagala olw’obutaba na mmere

Abalwadde ba siriimu bavudde ku ddagala olw’obutaba na mmere

Ivan Ssenabulya

September 24th, 2019

No comments

BYA YAHUDU KITUNZI Abantu 1400 abawangaala n’akawuka ka mukenenya ku malwaliro ag’enjawulo mu district y’e Mbale basazeewo okuva ku ddagala olw’obutaba na mmere. Atwala eby’obulamu mu district ye Mbale Dr. Jonathan Wangisi agambye nti abalwadde abasinga tebakyajja kunywa ddagla, nga bawa ensoga y’obwavu okutuuka okubulwa eky’okulya. […]

X-ray ezeemu okukola mu ddwaliro e Masaka

X-ray ezeemu okukola mu ddwaliro e Masaka

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Ekitongole kya Uganda Atomic Energy Council daaki kiguddewo, waadi yebifanayi oba x-ray mu ddwaliro ekkulu e Masaka, gyebaali baggala omwezi mulamba emabega. Ekitongole ino kino kyeivunyzizbw aku mayungeo gonna aga radiation mu gwanga, wabula kyali kyaggalawo ekifo kino nga bagamba nti mayengo […]

Abaana emitwalo 30 tebabagema misoozi

Abaana emitwalo 30 tebabagema misoozi

Ivan Ssenabulya

August 22nd, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abaana abali mu mitwalo 30 bebali mu kabi okukwatibwa ekirwadde kya Mulangira, oluvanyuma lwobutagemebwa mu myaka 3 ejiyise, mu district 56. Okusinziira ku ministry yebyobulamu ebitunfu okuli Buganda, Busoga ne Bugishu, abagemeddwa babdde batono atenga mu Karamoja abazadde bajumbidde ku 73% ne […]

Abakyala e Bukomansimbi bazaliira ku ttaka

Abakyala e Bukomansimbi bazaliira ku ttaka

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2019

No comments

Bya Geretrude Mutyaba Akulira eddwaliro lya Kitanda Health Centre 111 Dr Timothy Wasswa awanjagidde gavumenti n’abakulembeze mu district ye Bukomansimbi okubayamba ku mbeera ye ddwaliro lino. Agambye nti bw’otuuka ku ddwaliro lino toyagala kukyama olw’embeera y’ebizimbe ekanga, nga balina ekitanda kimu abakyala kwebazaalira. Kino agamba […]

Abe Kabowa bali mu kutya olwa kaabuyonjo

Abe Kabowa bali mu kutya olwa kaabuyonjo

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abatuuze b’e Kabowa bagamba nti batudde ku ccupa olw’embeera ya kaabuyonjo eyeeraliikiriza. Bagamba nti kabuyonjo ntono atenga nezriwo ezimu zajjula dda, ng’enkuba bwetonnya zikulukuta. Lawrence Mbabaali ow’ebyobulamu mu zooni ya Ssembule B ne Kironde agamba nti, embeera ya kaabuyonjo mu bitundu byabwe  […]

Abagabi b’obuymabi besambye Uganda

Abagabi b’obuymabi besambye Uganda

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye Bannakyewa abatakabanira okulwanyisa ekirwadde kya mukenenya mu gwanga mu mukago gwa One Dollar Initiative, beeralikirivu olw’obuyambi i okuva mu mawanga ga Bulaaya obweyongera okusalika. Bino webijidde nga Uganda esigazza abavujjirizi 5 bokka, abateeka ssente mu kulwanyisa ssiriimu. Bannakyewa bano bagamba nti kekaseera […]

Abasawo baakwediima olwa 15000/- ez’ekyemisana

Abasawo baakwediima olwa 15000/- ez’ekyemisana

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Abasawo wansi w’ekibiina ekya Uganda Nurses and Midwives Union, kirangiridde ak’ediimo kebatuumye Slow-down strike mu lunyanyimbe, nga bagala gavumenti esooke ebawe ensako yaabwe eya 15, 000/- ezeky’emisana. Mu kdiimo kano bagambye nti essaawa bwezintukanga ezekyemisana, nga bava mu malwaliro omulundi gumu. Pulezidenti […]

Ekirwadde kya Bilharzia kyeyongedde

Ekirwadde kya Bilharzia kyeyongedde

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

Bya Shamim  Nateebwa Minisitule y’ebyobulamu ekakakasizza nga bwewaliwo okweyongera kw’ekirwadde kya Bilharzia naddala mu bantu abalinaanye enyanja, nga kivudde ku buligo obubafumbekeddemu. Okusinsinziira ku minisita webyobulamu Dr Jane Ruth Acheng, ekirwadde kino kittira ddala. Agambye nti wadde gavumenti eriko bingi byekoze okukirwanyisa okukimalwo, kikyaliwo. Ebirwadde […]

Omuntu afudde ekirwadde ky’omusujja ogwa crimean fever

Omuntu afudde ekirwadde ky’omusujja ogwa crimean fever

Ivan Ssenabulya

August 4th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omuntu omu akakasidwa okuba nga avudde mu bulamu bw’ensi eno na balala 49 bateredwa mu kasenge ak’enjawulo oluvanyuma lw’ekirwadde ky’omusujja ogwa Crimean-Congo Hemorrhagic Fever okubalukawo mu disitulikiti ye in Lyantonde. Okusinzira kwatwala eby’obulamu mu disitulikiti eno Dr Moses Nkanika, Vincent Bayinda abadde […]