Amawulire

Bannakatemba bakungubagidde etteeka

Ali Mivule

September 4th, 2014

No comments

Waliwo ekibinja ky’abannakatemba, n’abayimbi abeekalakaasizza, nga balaga obutali bumativu bwaabwe ku tteeka ku biyiiye by’obwongo erya Copy right. Bagamba nti etteeka lino likyagaanye okussibwa mu nkola Bano bagamba nti bazze beekubira enduulu eri gavumenti esse mu nkola etteeka lino naye nga buteere. Kati bano nga […]

Ssabasajja Kabaka abaliddwa,abayimbi bayise ku mugo

Ali Mivule

September 4th, 2014

No comments

Nga ebula ennaku 2 okubala abantu kukomekerezebwe, Maama Nabagereka naye abaliddwa. Okubala abantu kuyingidde olunaku lw’omusanvu nga ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri wowulira bino ng’amaze okubalibwa Ababala bamusanze mu lubiri lwe E Banda. Ono yegasse ku bakulembeze abalala abazze babalibwa omuli n’omukulembeze […]

UCHUMI freedom city aggaddewo

Ali Mivule

September 4th, 2014

No comments

Supamaketi ya Uchumi egaddewo ettabi lyaayo wali ku Freedom City lwabutakola magoba. Akola nga akulira supamaketi zino mu ggwanga David Mugo agamba suopamaketi eno baalibasuubira nti engeri gyeeli ku luguudo olutambuza abantu abanji bali baakukola nnyo, wabula sibwegubadde. Mugo agamba okuva mu 2012 bwebagulawo, babadde […]

Uganda ekyaali bubi mu nguzi

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Uganda ekwata kya kubiri mu East Africa mu kulya enguzi Burundi y’esooka mu Bino biri mu alipoota efulumiziddwa aba transparency international ey’omwaka 2013 Amawanga 177 geegatunuuliddwa nga Uganda eri mu kifo kya 140 mu nsi yonna, Kenya y’eddako awo okulya enguzi, Tanzania n’eddako ate nga […]

Embalirira ya KCCA eyisiddwa mu bbugumu- Oluzungu lubizadde

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Embalirira y’ekitongole kya KCCA eyisiddwa wakati mu bbugumu mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Ababaka abakulembeddwaamu omubaka Medard Lubega Sseggona basimbidde ekkuuli embalirira eno olw’ebingi byebabagamba nti bibadde bissiddwamu ensimbi Ababaka abalala era beemulugunyizza ne ku kya KCCA obutafa ku bannabyabufuzi nga tebebuuzibwaako. Wabula abavuganya ababadde bawakanya […]

Omukozi esse omwana

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

E Bweyogerere mu zooni ya Kakajjo omukozi w’awaka asse omwana wa mukama we n’amalamu omusubi. Omwana atiddwa wa mwaka gumu n’ekitundu ng’amutuze butuzi. Ne maama w’omwana ono adduse. Aduumira poliisi ya Kira division Peter Nkulega atubuulidde nti abazadde bano babadde n’oluganda ku mukozi ono  kale […]

Abatooro bazzeemu okubanja

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Abavubuka okuva e Tooro bazzeemu buto okubanja ebyaabwe Abavubuka bano basooka kwekubira nduulu palamenti nga babanja ebintu byaabwe byebagamba nti gavumenti yabyezza mu mwaka gwa 1966. Akulira abavubuka bano Richard Murungi agamba nti gavumenti yakazza ebyapa bitaano byokka ku byaapa 75 byebabanja Murungi alumiriza nti […]

Omuwendo gw’abawabuzi guyitiridde

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Omuwendo gw’abawa pulezidenti amagezi gususse obungi Akakiiko akakola ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga keekakoze okusaba kuno mu kiwandiiko kyaako ku bakulu bano Mu kadde kano abawa pulezidenti amagezi bali 102 nga n’abamu byebakola tebimanyikiddwa Ng’awaayo alipoota y’akakiiko mu palamenti, akulira akakiiko akakola ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga […]

Gabula wakukuumibwa- Poliisi

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Poliisi esuubizza obukuumi eri Kyabazinga wa Busoga omujja  William Gabula Nadiope ku lunaku lw’okumutuuza ku namulondo. Buno bwebumu ku bubaka obuyozayoza Kyabzangi okuva eri ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kaihura. Obubaka buno buweereddwayo aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano Andrew Felix Kaweesi nga era Kayihura ategezezza nga […]

Akatambi ka munnamawulire eyasalwaako obulago- Obama atabuse

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Gavumenti ya Amerika ekakasizza nga akatambi akaalaze nga munnamawulire waabwe asalibwaako omutwe bwekali akatuufu. Sotloff, 31, yawambibwa omwaka oguwedde mu Syria nga wiiki eno abakambwe ba Isis baamubaaze nga mbuzi. Ono yalabikira mu katambi akamu omwezi oguwedde nga munne omulala  James Foley naye asalibwaako obulago. […]