Amawulire

Uganda etegese olukungaana lw’abalimi b’omuceere

Uganda etegese olukungaana lw’abalimi b’omuceere

Ali Mivule

August 23rd, 2016

No comments

muceereBa minisita b’ebyobulimi okuva mu mawanga ga Africa agasoba mu 20 bakukunganira kuno okwetaba mu lukungaana lw’omuceere ogw’omulundi ogwa 30.

Akulira ekitongole ky’omuceere mu Africa Dr Harold Roy Makauley agamba baagala Kuteesa ku ngeri gyebayinza okuyitimulamu okulima omuceere wamu n’okuteesa ku bizibu ebibilekedde.

Akulira ekitongole kyakuno ekinonyereza ku by’obulimi ekya National Agriculture research Organisation Dr Ambrose Agona agamba Uganda esobodde okufulumya ebika by’omuceere 13 nga bayambibwako ekitongole ky’omuceere mu Africa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *