Amawulire

Tujja kuyingiza kifuba

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Taxis parked

Abagoba ba taxi baweze okuyingira paaka ya tax empya ekyali mu kuddabiriza ku kifuba nga omwezi guno guweddeko.

Kino kiddiridde akulira ekibuga Jeniffer Musisi okwongezayo okugulwawo kwa  paaka eno mu mwezi gw’ekumi okubadde okw’omwezi guno

Kino kyavudde kukukyusa plan ya paaka eno nga kati yakuberako emyaliriro egy’enjawulo okugenda okubera zi banka, police nebirala.

Sentebe wekibiina ekigatta abagoba nebakondakita ba tax ekya DACCA, Mustapha Mayambala , agamba bakoye okubuzabuzibwa KCCA nga eyongezayo okugulwawo kwa paaka eno.

Agamba bbo betegefu okukozesa ekitundu ekyamaliriziddwa nga KCCA bwemaliriza awalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *