Amawulire

Ssekandi amezze Mbabali

Ali Mivule

September 19th, 2014

No comments

 

Sekandi at MUk sekandiii

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Edward Kiwanuka abuukira mabega nga jjanzi.

Kkooti etaputa ssemateeka egobye omusango ogubadde gumuvunanibwa  munnamateka Jude mbabali nga amulanga kukozesa mmotoka za gavumenti mu kuwenja kalulu.

 Mbabali y’addukira mu kkooti eno nga ayagala Ssekandi agobwe mu palamenti nti yadiibuuda ensimbi y’omuwi w’omusolo emmotoka bweyaziteekamu amafuta g’obukadde obusoba mu 100.

 Abalamuzi bonna abataano nga bakulembeddwamu Remmy Kasula, bategeezezza nga bwebatalabyemu nsonga yakutaputa mateeka mu musango guno kale nebagugoba.

Bategezezza nga Mbabali bweyawaaba mu kkooti enkyaamu era nebamulagira asasule ssekanadi ssente zonna zaasasanyizza ku musango guno.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *