Amawulire

Ssejusa wakufuna omukisa

Ssejusa wakufuna omukisa

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

Katumba wamala

Amaggye g’eggwanga gatandise okwebuuza ku kifo omwali akulira eby’obukesse Gen David Sejjusa

Ab’amaggye bano balagidde ekitongole kyaabwe ekikola ku by’amaggye okukolagana ne  ssabawolereza wa gavumenti okuwabula ku kiyinz aokukolebwa

Omuduumizi w’amaggye g’eggwanga Gen Katumba Wamala bino y’abyogedde bw’abadde asisinkanye ababaka abatuula ku kakiiko akakola ku by’okwerinda