Amawulire

Ssabaminisita aggumiza bamusiga nsimbi ku butujju

Ssabaminisita aggumiza bamusiga nsimbi ku butujju

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Ssabaminisita Robinah Nabbanja akakasiza bamusiga nsimbi okufuna obuwagizi okuva eri gavt omuli némbeera ennungi mwebakolera emirimu gyabwe yadde nga wabadewo obulumbaganyi bwa boomu ezakubiddwa abatujju mu kampla.

Bino abyogedde kawungeezi ka leero bwabadde aggulawo omwleso gwe byamayumba ogwa Uganda Homes Expo 2021 mu Kampala.

Ssabaminisita agambye nti obutali butebenkevu obutono enyo mu bitundu bye ggwanga ebimu tebulina kutiisa bamusiga nsimbi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *