Amawulire

Siteegi za Bodaboda za mwaka gujja

Ali Mivule

November 11th, 2013

No comments

bodaboda industry in Uganda

Akulira abakozi mu kampala,  Jeniffer Musisi ategezezza nga okulamba siteegi za bodaboda bwekugenda okukolebwa omwaka ogujja.

Ekitongole kya KCCA kyakukwatagana n’ebitongole ebikola ku by’okwerinda, saako n’abakiikirira abavuzi ba bodaboda okumaliriza enteekateka eno okwetoolola ekibuga. 

Oluvanyuma bakutandika kawefube w’okubunyisa zi kabuuti  eri abavuzi bano, ebikoofira by’okumutwe ziyite  helmet saako n’okubateerawo ebisikirize ku siteegi zabwe.

Abagoba ba bodaboda abasoba mu mitwalo 6 beebawandiisibwa ku abo abali mu mitwaalo 15 abakolera mu kibuga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *