Amawulire

poliisi etandise okunonyereza ku basse omuntu

poliisi etandise okunonyereza ku basse omuntu

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Poliisi mu disitulikiti y’e Kapchorwa etandise okunonyereza ku butemu obukoleddwa ku musajja gwe batebereza okubeera omubbi.

Omugenzi ye Seko Bismarck ow’emyaka 32 nga kigambibwa nti abaddenga mu kkooti ku misango gy’okubba ente za batuuze.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Sipi Rogers Taitika agambye nti bantu abatanategerekeka bamulumbye ne bamutta wabulanga okunonyereza kugenda mu maaso.