Amawulire

Poliisi ekutte abadde atigomya abé Jinja

Poliisi ekutte abadde atigomya abé Jinja

Ivan Ssenabulya

November 12th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda,

Poliisi mu disitulikiti yé Jinja eriko omusajja ateberezebwa okwenyigira mu kuzza emisango gyannagomola mu tawuni ye Bugembe gwetadeko obunyonyo

Okusinzira ku OC wa Bugembe police station, Steven Twinamasiko, omukwata abadde yenyigira mu mizze gyokusobya ku bakyala, nokufumita abantu singa aliko kyaba ayagala okubabbako.

Ono era abadde akozesa pikipiki okunyakula amasimu ga bantu mu budde obwekawungeezi

Twinamasiko agambye nti balimukumaliriza fayilo ye noluvanyuma asimbibwe mu mbuga za mateeka k misango gwobubbi nokutta abantu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *