Amawulire

Palamenti eyitibwe ku bye South Sudan

Ali Mivule

January 7th, 2014

No comments

South Sudan Recue center

Ababaka ba palamenti babaze ku mulimu gw’okunoonye emikono egisaba nti ababaka bave mu luwummula lwebalimu bateese ku nsonag ze South Sudan

Omubaka wa Jinja y’omu buvanjua, Paul Mwiru ne munne Hassana Kaps beebakulembeddemu omulimu guno nga bagamba nti ensongaza eziri mu South Sudan Nkulu kale nga tebayinza kusirika nga bingi bigenda mu maaso

Mwiru agamba nti bagala kumanya lwaki Uganda yapapiriza okusindika amaggye e Sudan nga palamenti tesazeewo

Ono agamba nti obulamu bw’abajaasi buli mu matigga kyokka nga teria manyi na kigenda mu maaso yadde ng’abajaasi b’eggwanga beebamu ku bali mu kifo ekirimu olutalo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *