Amawulire

Palamenti eragidde gavumenti enyonyole ku ddwaliro ly’eLubowa

Palamenti eragidde gavumenti enyonyole ku ddwaliro ly’eLubowa

Ivan Ssenabulya

October 1st, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Gavumenti bajitadde ku nninga okuwa alipoota ku polojekiti yokuzimba eddwaliro eryoulembe erye Lubowa.

Gavumenti era etekeddwa okunyonyola obusobozi bw akampuni ya Power China International Group abaweebwa mulimu guno.

Amyuka sipiika wa palamenti Anita Among yayisizza ekiragiro, oluvanyuma lwomubaka wa Bukooli Central Solomon Silwany okwemulugunya kungeri polojekiti eno gyekwatiddwamu akasoobo.

Okusinziira ku mubaka Silwany, kampuni gyebalagira okukola omulimu guno, baazuula ngate ekola mirimu gyakubajja na kuzimba zzi kabuyonjo era tekolangako nguudo na kuzimba.

Wabula minisita oubeezi avunayizbwa ku makolero David Bahati asubizza nti waakudda okunyonyola palamenti emirimu bwejtambula.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *