Amawulire

Owa Kinyeenya mutwe afudde

Ali Mivule

January 7th, 2014

No comments

Anywar

Omu ku bantu ababadde batawanyizibwa ekirwadde kya kinyeeya mutwe kiyite nodding disease afudde

Abbey Betty nga wa myaka 18 afiridde mu disitulikiti ye Kitgum.

Abantu abalina obulwadde buno basoba mu 7000 nga bali mu disitulikiti omuli eye Kitgum,Pader Gulu n’endala eziri mu bukiikakkono.

Omubaka omukyala owa disitulikiti eno, Beatrice Aywar agamba nti ono afudde lw’obutafuna bujjanjabi mu malwaliro agatali gamu e Kitgum ate nga teyabadde na nsimbi za ntambula kumwongerayo mu malwaliro amalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *