Amawulire

Omwana agudde mu kabuyonjo

Ali Mivule

April 2nd, 2013

No comments

toilet

Omwana ow’emyaka 2 agudde mu kabuyonjo n’afiirawo

 

Omwana ono nyina ategerekese nga Hadijah Khalid

 

Abatuuze ku kyaalo Nakitende e Igang awabadde akabenje kano bagamba nti omwana ono yeemuludde ku nyina ng’eno gy’agwiridde mu kinnya n’afiirawo.

 

Poliisi ye Iganga eyitiddwa bukubirire okuyambako okujjayo omulambo era negukwasibwa banyini gwo