Amawulire

Omuyizi yetuze lwakumukyusa ssomero

Omuyizi yetuze lwakumukyusa ssomero

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Omuyizi owa S4 abadde atemera mu myaka 18 yetuze, oluvanyuma lwokumukyusa essomero.

Omugenzi ya Emmanuel Okello ngabadde muyizi ku ssomero lya Makerere College School, ngekyamujje mu mbeera kwekumukyusa okumutwala mu ssomero eddala nga teyeyagalidde.

Abadde mutabani wa Moses Opio, omutuuze ku Parliament village-Kitukutwe e Kiwologoma mu munisipaali ye Kira, disitulikiti ye Wakiso.

Kigambibwa nti omana ono yagalidde kitaawe munda mu nnyumba, nafuluma neyetugira mu Lugya.

Luke Oweyesigyire, yamyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala nemirirwano.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *