Amawulire

Omuyizi yeetuze

Ali Mivule

April 15th, 2013

No comments

boy hangs

Poliisi etandise okunonyereza ku muyizi akedde okwetugira ku ssomero.

Joseph Mukisa ng’abadde mu siniya y’omukaago yeyimbyeemu ogwa kabugu era ng’asnagiddwa ng’alengejjera ku muti mu ssomero.

Omuyizi ono owa Brilliant High School e Kazo teknnategerekeka lwaki akoze ekikolwa kino kubanga tewali kabaluw akonna kamusnagiddwaako

 

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Ibin Ssenkumbi agamba nti bakunonyereza okukakasa oba omuyizi ono yesse oba nga waliwo abamusse nebamuwanika ku muti