Amawulire

omuyizi alina siriimu agobeddwa ku ssomero

Ali Mivule

October 3rd, 2014

No comments

 

aids

Waliwo Omuyizi okuva mu ssomero lya Nalufenya primary School mu disitulikiti ye Pallisa agobeddwa lwakusangibwa nga alina siriimu.

 Shakulu Bakubwe ow’emyaka 10 y’agobeddwa ku ku bigambibwa nti obulamu bwe butadde obw’abayizi abalala mu katyabaga.

kigambibwa nti nebazadde b’omwano ono baafa siriimu, nga maama we yaffa mu 2011 ate kitaawe mu 2013.

wabula omukulu w’esomero lino Sikola Emanut ategezeza nga bwatalina ky’amanyi ku nsonga eno, kyokka ng’abasawo okuva mu ddwaliro lye Paliisa bategezeza ng’omwana bweyetaaga obujanjabi obw’amangu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *