Amawulire

Omuvubuka asse kitaawe lwa muti

Omuvubuka asse kitaawe lwa muti

Ivan Ssenabulya

January 13th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Nabikomo mu gombolola ye Kigandalo mu disitulikiti ye Mayuge omutabani bawatemyekitaawe namutta, ngamulanga okutema omuti gwe

Omugenzi ye Harid Kasule, ngeyerabiddeko Jaliru Manni agambye nti omwana yakutte ejambiya, natema kitaawe namutta olwokutema omuti gwe, ogubadde gubalirirwamu emitwalo 5.

Omutabani wetwogerera ngaliira ku nsiko.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *