Amawulire

Omusawo We’kinnansi Yasobezza kuwe’myaka 3

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Police e Bugiri egalidde omusawo wekinnansi lwakusobya ku kaana akemyaka 3.

Omukwate mutuuze we Kasongoire mu ggombolola ye Nankoma yasangiddwa lubona nga yekakatise ku kawaala kano, mu ssabo lye wabula nadduka.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi ategezezza ono oluvanyuma akwatiddwa okuva gyabadde yekukumye.

Omukwate agguddwako gwa kujjula bitanajja.