Amawulire

Omusajja asse mukyala we lwa bwenzi

Ali Mivule

August 13th, 2013

No comments

Namaye

Police e Mbarara ekutte omusajja agambibwa okutta mukyalawe nga amulumiriza okubera omwenzi.

Namukadde George Rwomuzana 70  nga mutuze w’okukyalo  Rubindi mu Kashari ,avudde mu mbeera natirimbula mukyalawe ,nga agamba nti buli lwabadde ava awaka , omukyala ono nga agenda mu bwenzi.

Omukyala gw’asse ye Mbabazi nga wa myaka 28 gyokka.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Mbarara Pauline Namaye agamba nti omusajja ono yeewabye ku poliisi era n’ategeeza nga mukyala we bw’amusse ng’akozesa ejjambiya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *