Amawulire

Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Mbale

Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Mbale

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya,

Poliisi e Mbale etandise okunonyereza ku kabenje akafiriddemu omuntu omu.

Akabenje kano kagudde ku luguudo oluva e Mbale okudda e Sironko, mmotoka ya buyonjo kika kya Harrier nnamba UBH 651T bwetomedde owebigere nemutta.

Omugoba wemmmotoka eno Mugoga Wison atomedde omutambuze namutta, ngono tanategerekeka bimukwatako.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Elgon Rogers Taitika agambye nti okunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *