Amawulire

Omulambo gwómwana gubbiddwa muntaano

Omulambo gwómwana gubbiddwa muntaano

Ivan Ssenabulya

September 27th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda,

Abatuuze bé Namulanda ekisangibwa mu gombolola ye Ikumbya mu disitulikiti eye Luuka bakeeredde muntiisa bwebagudde kuntaana esimudwamu omulambo.

Atwala ebyokwerinda ku kyalo kino Grace Musenero omulambo ogubbiddwa muntaana ategezeza nti gwa mwana Finah Namwase owemyaka 6.

Ono agamba nti ensonga bazitegezezako poliisi naye nga basuubira nti abasawo abekinnansi bebenyigidde mu kuzikula abafu mu ntaana.

Mungeri yemu amyuka omubaka wa gavt atuula mu Butaleja, Blessing Mubi avumiridde ebikolwa ebyokuzikula abafu ebyeyongedde enyo kukyalo Namulanda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *