Amawulire

Omukulu we ssomero asobezza ku muyizi ow’emyaka 12

Omukulu we ssomero asobezza ku muyizi ow’emyaka 12

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

By Barbra Nalweyiso

Poliisi mu district ye Mityana ekutte omukulu we ssomero lya Bridge Way Nursery and Primary ku kyalo Busimbi mu munisipalai ye Mityana, olwokujjula ebitanajja.

Omukwate kigambibwa nti yakakanye ku muyizi we owemyaka 12 namugagambula obumuli.

Omubaka wa gavumenti e Mityana Isha Ntumwa avumiridde ekikolwa kino, ngalagidde poliisi etekemu amaanyi mu kunonyereza.

Wabula alaze okutya ku basomesa ate abandibadde bakuuma abaana, okubakakanako okubasobyako.