Amawulire

Omukazi yetuze lwakusangibwa ne siriimu

Omukazi yetuze lwakusangibwa ne siriimu

Ali Mivule

August 23rd, 2016

No comments

yetuzeE Bugiri omukazi yetuze oluvanyuma lw’okwekebeza n’asangibwa ne siriimu.

Margret Nakisuyi omutuuze ku kyalo Mayuge West mu gombolola ye Budaya y’asangiddwa nga yeyimbyemu ogwakabugu omulambo gwe nga glengejjera ku muti.

Aduumira poliisi ye Bugiri Edrisa Kyeyune agamba bakyanonyereza kun fa y’omukyala ono yadde nga baliraanwa bagamba amaze ennaku nga atolotooma oluvanyuma lw’okukizuula nti siriimu yamusenkenya dda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *