Amawulire

Omubbi w’emmotoka mukwate

Ali Mivule

September 18th, 2014

No comments

car robbers

Poliisi erwanyisa ababbisa emmundu ekutte omusajja agambibwa okuba omubbi w’emmotoka e Kawempe

Ono akwatiddwa mu kikwekweto ekikoleddwa oluvanyuma lw’abalozezza ku bukambwe bwa bano okwekubira enduulu ku poliisi.

Akwatiddwa ategerekese nga Sayid Luzze omutuuze w’omu kirokole mu Kawempe

Atwala eby’okunonyereza mu poliisi eno, David Wasonga, emmotoka emu nayo bajizudde nga emaze n’okutemebwaako enamba

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *