Amawulire

Omubaka Nambooze Ayogedde ku bulumbaganyi obwamukoleddwako

Omubaka Nambooze Ayogedde ku bulumbaganyi obwamukoleddwako

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya,

Omubaka wa Mukono municipality mu lukiiko lweggwanga olukulu, Betty Nambooze yekokodde poliisi okumugyako abakuumi ekitadde obulamubwe mu bulabe.

Omubaka akakasiza nti yalumbiddwa mu kiro ekikeseza olunaku olwaleero mu makage abatemu ababadde Bagala okumumiza omusu .

Ono anyonyodde nti abatemu bamenye ne bamuyingirira okutuuka mu kisenge mwasula era bba yeyalwanaganye nabatemu okutuusa lwe badduse

Nambooze agamba nti abakuumi beyalina bamugibwako songa okusinzira ku bigenda mu maaso abetaaga.

Poliisi ekakasiza nti Nambooze yalumbiddwa nga nokunonyereza kugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *