Amawulire

Omubaka Iddi Isabirye agobeddwa mu palamenti

Omubaka Iddi Isabirye agobeddwa mu palamenti

Ivan Ssenabulya

October 15th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda,

Omubaka wa Bunya south mu palamenti, Iddi Isabirye agibbwa mu palamenti okusinzira ku nsala yomulamuzi Suzan Abenyo atuula e Jinja.

Isabirye yatwalibwa mu kkooti munne bwebeeli kumbiranye mu kalulu Robert Ntende nga amulumiriza okubba akalulu nokutiisatiisa abalonzibe.

Omulamuzi Abenyo agambye nti obujjulizi obuleetedwa bulaga nti akalulu tekaali kamazima era alagidde Isabirye okuliyirira Ntende ensimbi zonna zasasanyiriza mu kalulu