Amawulire

Olwaleero lunnaku lwabalumiddwa emisota

Olwaleero lunnaku lwabalumiddwa emisota

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Abantu babulijjo bawabuddwa ku bujanjabi bwabalumiddwa emisota.

Olwaleero ensi yegasse awamu okukuza olunnaku lwa International Snakebite Awareness Day olwabangibwawo okumanyisa antu ku kulumimwa emisota nobunjabi, nga lukwatibwa buli nga 19 Sebutemba.

Bwabadde ayogerako naffe, Emmanuel Mukasa nga mukugu era akulira ekitongole kya Herp Fauna Foundation Uganda agambye nti okulumibwa omusota ogwobusawa omuntu abeera yetaaga obujanjabi obwamangu era obusokerwako.

Ebibalo biraga nti abantu obukadde 5 nemitwalo 40 bebalumibwa emisota buli mwaka.

Alabudde nti wlaiwo era abantu byebasaanye okwewala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *