Amawulire

Oluguudo lwakuggwa kikeerezi

Ali Mivule

January 11th, 2014

No comments

Mbabazi

OKuzimba oluguudo lwa Kampala Entebbe express highway ssi kwakuggwa mu budde.

Aba kkampuni eyapatana okukola oluguudo luno eya China communications construction company abakola oluguudo luno beebategeezezza bwebati bwebabadde balambuza ssabaminista omulimu gwebakola

Bano bagamba nti kwefube w’okusasula abantu abaakosebwa atambula kasoobo kale nga tebalina nnyo kyakukola

Wabula yye ssabaminista Amama Mbabazi ategeezezza ng’eno bw’etali nsonga  eri awo n’abasaba okwongera amaanyi mu byebakola

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *