Amawulire

Okusunsula abasiniya esooka ne yókutaano kutandika ku bbalaza

Okusunsula abasiniya esooka ne yókutaano kutandika ku bbalaza

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye,

Minisitule eye byenjigiriza eraze ennaku ezokusunsuliramu abayizi abagenda mu siniya esooka ne yókutaano.

Mu kwogferako ne bannamawulire mu kampala, akulira akakiiko akasunsula, Benson Kule, agambye nti okusunsula kutandika ku bbalaza ejja ngennaku zomwezi 25 okutuuka nga 29th oct ku kisaawe e kololo.

Ono agambye nti abakulu ba masomero bakulondoba abayizi mu mitendera nga abantu 400 bebagenda okukolwako olunaku, nga nabanetaba mu kusunsula kuno bakusooka kukeberebwa kirwadde kya covid19.

Abazadde abalina abayizi abamaliriza ekibiina ekyomusanvu ne siniya eyokuna bakandalirizibwa okumala emyezi 3 bukya bigezo bikomawo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *