Amawulire

Okusabira Mandela, Abanene boogedde

Ali Mivule

December 10th, 2013

No comments

MAndela again

Enkumi n’enkumi z’abantu beebegasse ku bannansi ba South Africa okusbaira omwoyo gw’omugenzi Nelson Mandela

Bano babadde mu kisaawe kya FNB mu kibuga Johannesburg.

Okusaba kuno kwekumu ku mikolo egyakasinga okukungaanya abakulembeze mu myaka gino.

Nelson Mandela yafa ku lunaku lw’okusatu olwa ssabiiti ewedde ng’aweza emyaka 95

Eggwanga lya South Africa lyataddewo ebikujjuko ebitali bimu okukuza okufa kw’eyali omukulembeze ‘weggwanga  waalyo Nelson Mandela

Omu ku mikwano gya Mandela nfanfe era nga bamusiba naye Andrew Mlangeni agambye nti Mandel ayassaawo essuubi awatali yadde.

Abakulembeze abatali bamu okuli, owa Amerika, Barrack Obama, ssabawandiisi ‘wekibiina ky’amawanaga magatte Ban Ki Moon n’owa Cuba Raul Castro beebamu ku boogedde ku mukolo

Ne bazzukulu ba Mandela basatu boogeddeko eri nasiisi w’omuntu akuunganidde ku mikolo gy’okusabira omugenzi

Yye omukulembeze w’ggwanga lya South Africa, Jacob Zuma Mandela amwogeddeko ng’musajja omugumu, enjasabiggu atasobola kwerabirwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *