Amawulire

Ogwa Sejusa gutandise

Ali Mivule

October 2nd, 2014

No comments

sejusa new

Okuwulira omusango oguvunanibwa abantu mukaaga abagambibwa okuvuunika gavumenti kutandise

Ku bavunaanibwa kwekuli n’eyali akulira bambega b’amaggye Gen David Sejusa ne private Frank Ninsiima

Ninsiima n’abalala bavunaanibwa kugezaako kuvuniika gavumenti nga bayita mu bikolwa by’ekko n’okusiiga gavumenti eziro

Bano era bavunaanibwa gwakulya mu nsi yaabwe lukwe era ng’omusango guno ekibonerezo kyaagwo kalabba ssinga omuntu gumukka mu vvi

Kigambibwa okuba nti bano nga basinziira e Mityana ne kampala , bagaana okutegeeza gavumenti nti waliwo abantu abaali bayingidde ebikolwa by’obuyekeera ate nga babitegeerko

Omusango guno gwakuddamu okuwulira nga 29 omwezi guno

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *