Amawulire

Obutimba babwocezza abavubi nebadduka

Obutimba babwocezza abavubi nebadduka

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Abobuyinza ku mwalo gwe Wanyange mu gombolola ye Mafubira, e Jinja baliko ebyondo byebatekedde omuliro nga bibadde bikozesebwa mu nvuba mebi.

Ssentebbe womwalao Hamid Mukisa ategezeza nga muno, bwmeubaddemu obutimba namaato.

Bbo abavubi basobodde okutoloka.

Ate abobuyinza baboye ente 15 nembuzi 10 mu Town Council ye Mayuge lwakutayaaya mu kibuga.

Town Clerk Alex Nyende ategezeza ngebisolo bino, bwebibadde bijamawaza ekibuga.

Kati bananyini byo, agambye nti bagenda kutwaliba mu kooti.