Amawulire

Obubizzi bwa kyenvu butwaliddwa makerere

Ali Mivule

October 15th, 2014

No comments

yellow pigs

Waliwo obubizzi obulala obusuuliddwa ku mugukkirizo gw’ettendekero ly’e Makarere nga butereddwako ekiwandiiko ekyemulugunya ku bbula ly’emirimu mu bavubuka.

Tekinamanyika ani asuddewo obubizzi buno obuleeteddwa mu bookisi nga abayise baagala kugisumulula.

Abantu bbo nno obwedda bakungaanira ku bubizzi buno nga kyebagaala poliisi esumulule ekibokisi mwebubadde basobole okubulako

Kyadaaki poliisi ebujjeeyo.

Abavubuka wansi w’ekisinde kyaabwe eky’abatalina mirimu bazze basuula obubizzi buno mu bifo ebitali bimu nga beemulugunya ku bbula lyebagamba nti lisusse

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *