Amawulire

Obubenje bwa piki

Ali Mivule

November 22nd, 2013

No comments

bodaboda iron bars

Abasawo abalongoosa abantu mu ddwaliro ekkulu e Mulago balaze okutya olw’abantu abakubwa obutayimbwa buli lukya okweyongera

Akulira abasawo bano, Dr. Michael Muhumuza agamba nti bafuna abantu abali wakati w’abataano n’ekkumi buli lunaku nga bakubiddwa obutayimbwa

Dr.Muhumuza agamba nti abasinga baba bakoseddwa nnyo ku mitwe ekikosa obwongo bwaawe

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *