Amawulire

‘Nkuyege-tetya ssabo’ abbye pikipiki ya poliisi

‘Nkuyege-tetya ssabo’ abbye pikipiki ya poliisi

Ivan Ssenabulya

December 23rd, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe

Ba mbega ku kitebbe kya poliisi e Gulu bakyewunaganya engeri, omubbi gyeyakuliseemu ne pikipiki yabwe.

Ono oluvanyuma bamulabidde ku camera, ku nguudo z’ekibuga ngajaganya olwokubba pikipiki eno.

Pikipki eyogerwako nnamba UP 4480 nga yagibbye ku Senior Quarters, mu Gulu East ba mebaga ba poliisi gyebabadde bagenze okubaako byebanonyerezaako.

David Ongom Mudong, omwogezi wa poliisi mu kitundu kya River Aswa agambye nti babadde bagiwadde Sgt Robert Nickson okuva ku kitebe e Gulu.

Agambye nti bafunye obutambi bagenda kwongera okubwekenneenya okumanya amayitire ge.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *