Amawulire

Namwandu yesowoddeyo

Ali Mivule

April 25th, 2013

No comments

Malinga 2

Namwandu w’omugenzi Steven Malinga nga ye Beatrice Malinga amaze okuwandiisibwa ng’omu kw’abo abagaala okudda mu bigere bya bba

 

Beatrice wa myaka 50 nga yegasse ku bali mu lwokaano lw’essaza lye bUtebo

 

Omukyala ono agamba nti azze kumaliliza bba byeyatandika era ng’alina obusobozi obuwereeza abantu

 

A’ekibiina kya NRM bakawandiisa abantu bataano abagaala okuvuganya nga muno mwemugenda okujjibwa omu anakawatagana n’abagenda okuva mu bibiina ebilala.