Amawulire

Nabbanja asubizza okugema obukadde 4

Nabbanja asubizza okugema obukadde 4

Ivan Ssenabulya

September 10th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Gavumenti ekakasizza nti omwezi gwekkumi wegunagwerako nga bagemye abantu obukadde 4 n’emitwalo 8 ekirwadde kya ssenyiga omukambwe.

Obweyamu buno bukoleddwa Ssabaminisita wegwanga Robinah Nabanja, wabula waliwo okutya obanga kino kinasoboka, kubanga ebbanga ttono atenga abakagemebwa nabo bakyali batono.

Ssabaminisita agambye nti Alaina essuubi, omwaka wegunagwerako, nga Uganda efunuye eddagala erimala okugema abantu obukadde 11 ku bukadde 22 bebalubirira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *