Amawulire

Mwongere ssente mu kulwanyisa mukenenya-bannaddiini

Ali Mivule

December 23rd, 2013

No comments

HIV victims

Banaddiiini basabye gavumenti okwongera amaanyi mu kulwanyisa sirimu omwaka ogujja.

Akulira ekitongole ekigatta banaddiini ekya Inter religious Council Bishop Jonah Lwanga agambye nti obulwadde bwa mukenenya bukyaali bungi era nga bwetaaga maanyi.

Bishop Lwanga agambye nti essira lisaanye kussibwa ku kusomesa bantu ku kuziyizaamu mukenenya, n’abamulina okwerabiriramu okusobola okuwangaala yadde baba n’obulwadde

Mu Uganda abantu obukadde bubiri n’ekitundu beebagambibwa okubeera n’obulwadde bwa mukenenya.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *