Amawulire

museveni yakoze nsobi okuteeka amaggye mu poliisi

museveni yakoze nsobi okuteeka amaggye mu poliisi

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2019

No comments

Bya Rita Kemigisa, Abagoberezi b’eby’obufuzi banenyeza pulezidenti museveni olw’okulonda bannamaggye okukulembera ebitongole bya poliisi.

Maj Gen Sabiiti Muzeyi ng’ono y’amyuka ssabapolice kati yegatidwako Brig Jack Bakasumba, Brig Godfrey Golooba, Colonel Jese Kamunanwire ne  Chris Ddamulira nga nabo bakukulira ebitongole

Kalondoozi we byobufuzi Siraje Kifampa agamba nti kino museveni yakibaze bubi nekigendererwa ekyokufuula police eyekinnamaggye noluvanyuma etwale emirimu gya police