Amawulire

Museveni bamukolokose ku by’okugaba ssente mubutale

Museveni bamukolokose ku by’okugaba ssente mubutale

Ali Mivule

September 20th, 2016

No comments

ssenteAb’ekibiina kya FDC bakolokose pulezidenti Museveni olwokumala gagabanga ssente eri ebibiina by’obwegassi mu butale.

Kino kiddiridde ebyafulumye nti pulezidenti aliko ekibiina ekitaliiyo kyeyawa obukadde 100 wali e Mulago kubbiri sso nga ssinakiwandiise.

Kati omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim Ssemujju Nganda agamba pulezidenti alina kulungamya nkola yamirimu ya bibiina bino bonna bafune ensimbi ezokwekulakulanya.