Amawulire

Museveni alagidde bannabyamizannyo basasulwe obukadde 5 buli mwezi

Museveni alagidde bannabyamizannyo basasulwe obukadde 5 buli mwezi

Ivan Ssenabulya

August 11th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga,

Omukulembeze weggwanga Museveni azeemu nategeeza nga bannabyamizannyo abawangulidde Uganda emidaali egyazaabu bwebalina okusasulwa obukadde 5 buli mwezi.

Bino abyogeredde ku kisaawe e Kololo bwabadde ayaniriza bannauganda abakikirira Uganda mu mpaka za Olympics ezibadde e Tokyo mu Japan.

Uganda yafuna emidaali 4 mu mpaka ezibadde mu kibuga Tokyo e Japan, 2 gya zaabu, Siliver ne Bronze.

Joshua Cheptegi earned Gold and Silver, Peruth Chemutai (Gold) and Jacob Kiplimo (Bronze).

Bano abawadde nákasiimo buli omu emotoka kapyata.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *