Amawulire

Munyagwa akwatiddwa

Ali Mivule

July 4th, 2013

No comments

Munyagwa arrested

Meeya w’e Kawempe , Mubarak Munyagwa akwatiddwa.

Munyagwa ne banne okukwatibwa, basoose kuvunaanibwa gwa kwenyigira mu kukuba lukiiko lumenya mateeka n’oluvanyuma ne beeyimirirwa.

Munyagwa okukwatibwa kiddiridde ekiragiro ky’akulira poliisi mu Kampala, James Ruhweza.

Bano basangiddwa ne Dr. Besigye nga bali mu kibinja boolekera kkooti, gye baayitiddwa enkya ya leero.

Abaserikale ba poliisi bangi abeetooloddewo nga ne Dr. Besigye yeesibidde mu mmotoka ye